Waliwo omusomesa attiddwa e Mukono, wabaddewo n’obunyazi
Abazigu abatannategeerekeka balumbye amasomero 2 mu district ye Mukono nebatta omusomesa wamu n’okulumya asikaali ku ssomero St. Andrew Kaggwa Secondary School erisangibwa ku kyalo Kabimbiri. Omwogezi wa poliisi mu kampala n’emirinaano Patrick Onyango akakasiza okutibwa kwomusomesa Joseph Mmiiro. Ate e kassanda abazigu batemyetemye abantu ebijambiya nga.