SSENTE MWATUWADDE NTONO: Ba nnansi balaalise gavumenti
Ba nnansi n'abazaalisa abatendekebwa bawadde gavumenti nsalesale ya wiiki oba sikyo nabo bagenda kulekeraawo okukola. Bano bagamba nti ssente ezaragiddwa okubaweebwa akakadde akamu n'ekitundu omwezi ntono nnyo bwogeraageranya n'emirimu gyebakola.