Peter Bakka Kasolo abadde akulira ababbira ku ppikipiki akwatiddwa
Peter Baka nga yepatiikako erya Kasolo agambibwa okuba nga yabadde akulira abatanbulira ku bikipiki nebakuba saako okubba abantu akwatiddwa. Ono kitegeerekese nti yakwatidwa ekibinja kya Poliisi ekirwnayisa emisango ekya flying squaud nga yasangiddwa mu bitundu bya Kololo . Kigambibwa nti ono yali omu kuabalumba amyuka omubaka wa Ethiopia atuula kuno Dawit Kasa gyebuvbuddeko ku luguudo lwa Prince Charles Drive e Kololo.