OMWANA EYAZIIKIBWA EKIRO : Poliisi eziikudde omulambo gwe okwekebejjebwa
Kyaddaaki poliisi emaze n’eziikula omulambo gw’omwana eyaziikibwa mu budde bw’ekiro okusobola okugwekebejja okuzuula ekituufu ekyamutta Nusifa Kizza Mama w’omugenzi teyamatira kyatta mwana we gweyali atwalidde nazaala we amutuume erinnya.