OMUYIZI YEETUZE: Poliisi eri mukunoonyereza ekitanudde ow’e Jinja
Waliwo omuyizi kusomero lya wanyange girls erisangibwa e Kakira mu jinja city ayitibwa Josephine Namuli ow’emyaka 17 asangiddwa nga yetugidde mu kisulo. Police erudda eno eri mukunoonyereze ekiviiriddeko omuyizi ono okwejja mu budde.