Okuwulira emisango gya Ssegirinya, Ssewanyana kwongezeddwayo okutuusa 27 Novemba
Omulamuzi wa Kkooti esookerwako e Masaka Grace Wakholi ayongezzaayo okuwulira emisango egivunaanibwa ababaka Muhammad Ssegirinya ne Allan Ssewanyana okutuusa nga 27 Omwezi ogujja.