OKUSUNSULAMU ABANAAZANNYA KU Y’EGGWANGA: Abafuga ebikonde baliko empaka ze bataddewo
Ekibiina ekifuga omuzannyo gw’ebikonde mu ggwanga kitandisewo empaka zebayise Champions League nga zino zezimu ku mpaka zebagenda okweyambisa okusunsulamu abazannyi abanakola tiimu y’eggwanga 'the Bombers. Empaka ezisooka zakugibwako akawuwo nga enaku z’omwezi nya omwezi ogujjja mu kisade e Lugogo.