OBUBBI BW’ENTE E KATAKWI: Abatuuze basuulidde amagye omulambo
Nga obubbi bw’ente obukolebwa abakaramoja bweyongera mu distitulikiti ye Katakwi , waliwo abatuuze abavudde mu mbeera nebasaba amagye ga UPDF gabaviire mu kitundu kyabwe kubanga tegabayamba. Bano bavudde mu mbeera nebabako omulambo gw’omuvubuka gwebagamba nti yattiddwa amagye nebakuulita nagwo nebagusuulira amagye.