Obubaka bw’amazuukira: Kaziimba atabukidde abalya enguzi
Ssaabalabirizi w'ekkanisa ya uganda Rt. Rev. Dr. Stephen Kazimba Mugalu atabukidde abalyi benguzi baagamba nti ennaku zino bagirya nga tabaliiko nakuswala wadde okulowooza ku balala. Ssaabalabirizi era akubirizza abantu okusimba emiti okutaasa eggwanga ku bibamba ebizze bigwawo olwenkyukakyuka yembeera yobudde. Bubadde bubabaka bwe obwa paasika eri bannayuganda.