Manya ebikwata ku kirwadde kya vitiligo | OBULAMU TOOKE
Olususu lw’omuntu okutandika okukyuka langi, abasinga kyebatwalanga okwokyebwa abalongo bulwadde obutasigibwa. Olwaleero omukugu mu ndwadde z’ensusu Richard Ainomugisha atunyonyola nti kiva ku butafali obukola langi y’olususu okutandika okwerwanyisa.