Kabanda ne Muhumuza battunse, abalonzi baabwe basiibye bawaga
Okulonda mu district ye Mubende naddala mu constituency ye Kasambya kubadde kwafujjo nga entabwe evudde ku bantu abamu amannya gaabwe obutalabikira kulukalala lw’abalonzi b’ekibiina ki NRM.Abalonzi abamu mu Kasambya town council bazize okulonda ebiffo ebimu naDdala ekya bakyala.