Enteekateeka z’amatikkira ga Kabaka aga 32, omuzigiti gw’e Kibuli guwedde okuyooyootwa
Omuzikiti ggwe Kibuli ewagenda okukuzibwa amatikkira ga kabaka age 32 gwonna guwedde okuyoyotebwa nga Obuganda bwesunga okwetaba ku mukolo guno ogwebyafaayo.Tukitegedde nti okusaala kwakutandika ku saawa munaana ogw’emisana,kyoka nga tekinakakasiwa oba Beene wakugwetabako.