HELLEN BALEKE AYOGEDDE: Ebikonde sibyangu eri abakyala
Wadde nga omuzannyo gw'ebikonde gwegumu ku egyo egiruddewo mu nsi, abakyala bakyali batono abagwettanira.
Hellen Baleke y'omu ku abo abasinze okututtumuka mu muzannyo guno ,okuva lweyagutandika mu 2003 .
Ono atubuulidde olugendo lwe engeri gyelubaddemu saako ebizibu byasanze.