FIIZI NGA AMASOMERO GAGUDDEWO: Abazadde bangi emitima gibeewanise
Abazadde Oluvannyuma lwa minisitule y’ebyenjigiriza okufulumya enteekateeka eyokuggulawo amasomero omwezi ogujja abazadde bali mu bweraliikirivu nga beebuuza ensimbi gyezinaava. Abazadde abamu betwogedde nabo batunuulidde kwewola okusobola okuzzaayo abaana ku masomero