ERYANYI LYA POLIISI: Nadduli yeewuunya lwaki ba minisita basirise
Haji Abdu Nadduli nga muwabuzi wa pulezidenti Museveni ku nsonga za Buganda avumiridde eryanyi poliisi lyekozesa ku b’oludda oluvuganya Gavumenti. Ono yeewuunya na lwaki minisita w’obutebenkevu n’owensonga z’omunda mu ggwanga tebannavaayo kukoma ku ba byakwerinda.