EMPAKA ZA CHAN: Ttiimu ya Niger eyingidde etuuse mu ggwanga
Ttimu y'eggwanga lya Niger yesosse mukibinja C okutuuka mu Uganda nga ebula enaku mbale empaka za CHAN zijibweeko akawuwo mu butongole ku nkomero ya sabiiti eno e Tanzania.Bano begase ku Senegal ne Dr Congo agamazze akabanga mu Tanzania wamu ne Morroco eyatuuse olunaku lwajjo e Kenya.Wabula olwaleero katwejukanye ku byafayo bye tiimu y'eggwanga lya Senegal elina ekikoopo kya CHAN.