EKIRWADDE KYA MUKENENYA: Embeera nga bweyali mu kusooka e Kyotera
Nga lumu omwezi ogujja nga lwelwokuna wla ssabiiti eno Uganda yakwegatta ku mawanga amalala okujjukira olunaku lwa Mukenenya.
Nga tukyagenda mu maaso n'emboozi zaffe ku bulwadde buno , katukutuseeko ebyali e Rakai awali n'omuntu agambabibwa nti yeyasookera ddala okukwatibwa ekirwadde kino.
Eno abantu basooka kulowooza nti ddogo so nga nakati abamu bayeyisa nga bwebala.