EKIRWADDE KY’EMITWE: Abakugu boogedde obuzibu webukyali
Abakugu mu Ndwadde z'obwongo basabye gavumenti okwongera ensimbi mu kitongole ekijjanjaba endwadde ekika kino okusobola okutaasa ebiseera by'eggwanga eby'omumaaso. Bino webijjidde nga Uganda n'ensi yonna bajjukira olunaku olw'obulwadde bw'obwongo oba internation Mental health day.