Efujjo mu kamyufu, e Makindye waliwo abayisizzaayo ‘eggaali’
Mu Division ye Makindye waliwo abavubuka abagudde ekiyiifuyiifu ku balonzi ne babakuba okubula okubatta. Abavubuka bano babade Kabalaga, nga bazze benaanise emijoozi gya NRM , kyoka olutuuse ku balonzi ne babakuba , kko nokubabbako amasimu gaabwe.Abakulembeze mu kitundu kino bavumiridde ekikolwa kino.