EBIRAGIRO BYA PULEZIDENTI: Ba minisita basaana okubitwala bukolokolo
Omukembeze w'eggwanga ebisera ebisinga obungi ayisa ebiragiro eri ba Miniista be bwebaba balina okutuukiriza . Wabula kino olumu kisangidwda nga kibateeka mu katyabaga naddala , bwebayitibvw aPalamenti okubaako byebatuukiriza . Minisita omubeezi ow'okuteekerateekera ebibuga , Parsisi Namuganza , owa sayansi ne tekinologiya beebamu kubalozeza ku bubakwe bwa palamenti wiiki eno , bwebali bategeeza nga wbebakolera ku biragiro bya Pulezidenti . Abateeka emikono ku ndagaano y'emmwaanyi nabo besanga mu kattu. Kati waliwo okwebuuza oba ebiragiro bya Pulezidenti birina kugobererwa bukkolokolo.