EBBULA LY’AMAZZI E MUBENDE : Ekidiba kyakalidde; abatuuze basobeddwa
Wabaluseewo obweraliikirivu mu batuuze ba West Division mu munisipaali ye Mubende oluvannyuma lwa ddaamu omubadde muva amazzi ge bakozesa mu bulamu obwabulijjo okukalira Ekidiba kino ab'ekitongole ki National Water gye babadde beeyambisa okubunyisa amazzi mu kitundu kino Kyokka aba National water embeera eno bagitadde ku batuuze okulimira mu ntobazzi ezivaamu amazzi.