CAF CHAMPIONS LEAGUE: Vipers yeetegekera TP Mazembe
Ttiimu ya Vipers olwaleero efunye okutendekebwa okusembayo nga yeetegekera gyine waayo TP Mazembe okuva e Congo mu luzannya olusooka olwa Caf Champions League olunaku lwenkya ku St Mary’s Stadium e Kitende. Lawrence Mulindwa nannyini ttiimu eno agamba nti abazannyi be beetegese bulungi.