Bbaasi eyidde omuliro, abantu abawera balumiriziddwa
Getwakafuna olw'eggulo lwa leero galaga nga bwewaliwo bus etanamanyika kampuni mweva egudde ekigwo mu kabuga ke Makindu ku luguudo lwa Mukono Katosi mu disitulikiti y'e Buikwe oluvanyuma n'ekwata omuliro. Abaduukirize batugambye nti abantu abawerako bafudde , newankubadde nga omuwendo tegunakakasibwa. Kyokka amaloboozi agali mu katambi kano gabatuuze kale nga tetuyinza kugakakas