BAMUSAAYIMUTO MU BUWEEREZA: Abatunuulira ensonga bakubye ttooki mu baminisita abalonde
Enkyuukakyuka ezaakoleddwa omukulembeze w'eggwanga mu lukiiko lwa baminisita zaaleese abantu abapya nga n'abamu babadde bakulembeze mu kisinde kya Patriotic League of Uganda ekikulirwa Gen. Muhoozi Kainerugaba. Abatunuulira ensonga batukubidde ttooki mu kiki ekiyinza okuba ekyabadde emabega w'enkyukakyuka zino