AMATIKKIRA GA KABAKA AGE 32: Kabaka alabudde abaganda okwekengera ababatega obunyeebwa
Ssaabasajja Ronald Muwendo Mutebi asiimye nayogerako eri Obuganda nga ayitta ku katambi akakwatiddwa, ono asabye abantu Baabuganda okwekengera abantu abalabe ba Buganda ate nga bagenda kujja nga babanoonyamu akalulu, nga ebigendererwa byabye bikyamu eri obwa Kabaka.