Abeera enguudo batabukidde Meeya w’e Lubaga n’amumyuka
Meeya w’eGombolola y’e Lubaga zaacy mberaze Mawula n’omumyuka we Rehema Fuge bawonedde watono okugagyambulwa abakozi abeera ku nguudo abekibiina ekiyitibwa Seven Hills. Entabwe evudde ku kya Ssentebe wa NRM e Lubaga Abdullah Kitatta okutegeeza nga Contrakiti y'okwera enguudo zomu Kampala bwe yaweereddwa ab'ekibiina kya Seven Hills. Byonna bino bibadde ku mukolo gw'okutongoza bulungi bwansi mu ggombolola eno ogugudde obutaka.