Abakulembeze ba NRM mu Kampala bamatiivu nti ekibiina kirina obuwagizi obumala
Abakulembeze b'ekibiina ki NRM mu Kampala bamatiivu nti ekibiina kirina obuwagizi obumala mu bangu era nga kijja kwezza ebifo eby'enjawulo mu kulonda kwa bonna okwa 2026 . Bino babyogeredde mu kulonda kw'ekibiina okwamagombolola okubaddewo leero okwetoloola eggwanga. Abatwala eby'okulonda mu kibiina kino bavumiridde emivuyo egyetobese mu kulonda kuno