“Ndi mumativu”: Taata wa Naggirinya ayogedde ku bivudde mu kkooti
Anthony Lubowa, taata wa Maria Nagirinya mumativu nebibonerezo ebiweereddwa abatta muwala we mu mwaka gwa 2019. Lubowa bino abyogedde oluvannyuma lwa kooti okuwa ekibonerezo Komprium Kasolo ne Johnson Lubega kyakusibwa mayisa n’abalala basatu nebasibwa emyaka 30 buli omu. Omusasi waffe,Walter Mwesigye ayogeddeko naye.