“ENKAAYANA TEZIBATIISA”: RDC Mbabazi agumizza abatuuze be Nakirma
RDC wa Wakiso Justine Mbabazi ayingidde mu nkaayana z'ettaka eziiriwo wakati wa famile ebbiri ezitadde abatuuze abawera 600 ku bunkenke. Agumizza abatuuze nti teri ajja kubasengula era family ebbiri ezikaAyana ze zirina okusooka okukkaanya.
Ettaka lino lisangibwa kukyalo Nakirama ekisangibwa mu Kyengera Town Council mu District ye Wakiso.