Waliwo abawakanyizza obukulembeze bwa Owino obuggya
Wabaddewo okusika omuguwa mu katale ka St Balikuddembe oba Owino, bwewabaluseewo ekiwayi ekiwakanya obukulembeze obuggya obwalondeddwa KCCA.
Kinajjukirwa nti KCCA sabiiti eno yayimirizza obukulembeze obukadde n’eteekawo akakiiko ak’okumala emyezi mukaaga nga kadukanya akatale kano- abasuubuzi kyebawakanyizza.
Bano poliisi y’ebakakaknyiza