Waliwo abaana abatutte mama wabwe ku poliisi
Waliwo abana e Kayanga abatutte nyabwe mu b’obuyinza nga bamulanga okutunda ettaka lya kitaabwe lyeyabaleka wamu n’okubagoba awaka. Bano bagamba byona byatandika nga nyabwe aleese omusajja omulala mu nju ya kitaabwe. Kati basaba abakulu babagambire ku maama wabwe.