UNBS ekiriko abatandisi ba business entonotono bewadde Certificate ezikakasa ebintu by’ebakola.
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’ebintu mu gwanga ki Uganda Nationala Bureau of Standards [UNBS] kiriko abatandisi ba business entonotono bebawadde Certificate ezikakasa ebintu by’ebakola. Bagamba nti kino kyakuyambako mukubulula emirimu egyikosebwa omuggalo gwa Covid - 19. Minisitule y'eby'obusuubuzi egamba nti yakufunira ebintu ebikolebwa kuno akatale.