Ow'emyaka 50 yatemuddwa mu ntiisa
Abatuuze ku kyalo Bukooka mu ggombolola ye Bulera e Mityana bakeeredde mu ntiisa okusanga mutuuze munaabwe nga attiddwa mu ntiisa. Geoffrey Barugahare ow’emyaka 50 omulambo gwe gulabiddwa abatuuze ababadde bakedde okugenda ku mirimu gyabwe. Abatuuze bategeezeza nga bwebaakomye okulaba ku mungezi ono nga ali mu kabaala ndowooza abatemu baamugwikiriza adda wuwe. Poliisi yatandise dda okunoonyereza ku ttemu.