Abasawo boogera ku kivaako obulwadde bw’ensigo | OBULAMU TTOOKE
Endwadde ya Puleesa ne Sukaali byebimu ku biviirako omuntu okufuna obulwadde bw’ensigo. Olwaleero mu 'Obulamu Ttooke' tutunulidde okusomozebwa omulwadde w’ensigo kwayitamu omuli n’enkyakyuka mu mbeera y’omubiri .