Omwana ow'emyaka 8 yeetugidde mu kaabuyonjo
Abatuuze e Matugga Kiryagonja mu gombolola y’e Gombe Wakiso bagudemu entiisa omwana ow’emyaka 12 bwasangiddwa nga alengejjera ku muguwa mu kaabuyonjo awaka. Ekivirideko omwana ono okwetta kikyatankanibwa wabula ng’abamu bakitadde ku firimu abaana babadde balaba naddala mu muggalo.