OMUSANGO GWA SSEGIRINYA NE SSEWANYANA: Oludda oluwaabi terunnafuna bujulizi bumala
Omulamuzi wa kooti esooka e Masaka Grace Wakooli ayongezaayo okuwulira emisango egivunaanibwa ababaka ba Palamenti okuli Muhammad Ssegirinya owa Kawempe North ne Allan Aloysius Ssewanyana owa Makindye West okutuuka nga 27 omwezi ogujja. Okusinziira ku muwaabi wa gav’t agamba bakyanoonyereza.