OMUKAZI ASANGIDDWA MU KIYIGO NGA MUFU :Bba poliisi agiyambeko mukunoonyereza
Poliisi e Mpigi eriko omusajja gw’ekutte agyiyambeko mukunoonyereza ku nfa ya mukyala we Florence Namwanje ku kyalo Kaliggwa mu town council y’e Mpigi. Omulambo gwa Namwanje gwasangiddwa mu kiyigo kya muliraanwa.