Omukama wa Tooro wa kuzimbira abavubuka studio
Omukama wa Tooro Oyo Nyimba Iguru IV akubirizza abavubuka naddala abayimbi okubaako emirimu emirala gye beenyigiramu gamba nga okulima. Abavubuka bano Omukama abalambuza ennimiro kko neddundiro ly’ente, n’abasaba okutwala eky’okulabirako Abasuubiza okubatandikira Studio okubayamba okukulakulanya ebitone byabawe.