OKUYITIMUSA OKULONDA EBYENNYANJA: Abalimi mu mambuka ge ggwanga babanguddwa
Abakulembezze b’ebibiina by’abalimi eby’enjawulo mu mambuka g’e Ggwanga babanguddwa ku nnunda y’eby’ennyanja ey’omulembe. Kino kikoleddwa abalimisa okusobola okulaga kulira abalimi bano nti basobola okutandika okulunda eby’ennyanja eby’okutunda kibayambeko okukendeeza ku bwavu obubayonka obutaaba. Abakulira abalimi bano bakunganyiziddwa okuba mu West Nile, Acholi ne Lango.