OKUTEBENKEZA OMULIMU GWA BODABODA: Ab'e Kyengera balonze Ssentebe waabwe
Mukaweefube w’okuterezza omulimu gwa Boda boda e Kyengera Town Concil mu disitulikiti y’e Wakiso balonze ssentebe wabwe.
Okwawukanako n’okulanda okuzze kubaawo muba boda boda kumulundi guno kuno kubadde kwamirembe wadde kubadde kwa kusimba mu mugongo.