Okusoma tekuliko myaka ,ow'emyaka 30 ne owa 41 batudde ebya P.7
Waliwo abasajja abasalawo ne bassa obuswavu n’ebigambo by’abantu ku bbali, ne badda ku ssomero okutuukiriza ebigendererwa byabwe mu bulamu. Bano okuli ow’emyaka 41, 30 n’a 32, olwaleero lwe bamalirizza ebigezo byabe eby’ekibiina eky’omusanvu. Bagamba nti olw’okuba omulembe gw’akusoma balowooza nti singa babado baasoma obulamu bwabwe bwandibadde bwanjawulo okwawukanako nga bwebuli kati