Okubala abantu; e Kamuli, abasooba mu 2000 bakwejjumbidde
Ng’eggwanga lyetegekera okubala abantu okubindabinda, e Kamuli ekitongole ekivunanyizibwa ku miwendo ku UBOS kitandise okusunsula abagenda okuyambako mu mulimu guno.
Tukitegedde nti baagala abantu 94 kyoka abaze okusunsulibwa babadde 2200. Kino abamu bakitedde ku bbuola ly’amirimu mu kitundu kino.