OBUNKENKE KU NSALO YA UGANDA NE KENYA : Poliisi enywezezza eby'okwerinda e Busia
Eby’okwerinda ku nsalo ya Uganda ne Kenya binywezeddwa wakati mu kwerind ekiyinza okudirira oluvanyuma lw’akakiiko k’eby’okulonda e Kenya okulangirira ebyavudde mu kulonda Pulezidenti w’eggwanga eryo. Omwogezi wa poliisi mu Uganda Fred Enanga agambye nti nga poliisi betegefu n’okwaniriza abanoonyi b’obubudamu abava e Kenya.