OBULAMU : Oyoza otya akamwa k'omwana ?
Mu bulamu olwaleero tugenda kulaba engeri y’okulongoosamu olulimi lw’omwana omuto obutatamuteeka mu katyabaga. Dr. Emmanuel Bukalu musawo wa baana atubuulira obuzibu obuyinza okuva mu butalongoosa kamwa k’abaana na butya bw’oyinza okukalongoosamu.