Abatuuze e Mukono beekubidde enduulu ku babbi ba waya z’amasannyalaze
Abatuuze abawangalira mu gombolola ye Nakisunga mu disitulikiti ye Mukono belallikirivu olwa waya zamasanyalaze ezasaliddwa kyoka nezilekebwa wansi nga ezimu ziliko amasanyalaze oluvanyuma lwabatuze okulemesa ababbi okuzitwala. Bano bagamba nti waya zino zabulabe eli Abantu nebisolo mukituntu. Wano webasinzidde nebasasa ekitongole kyamasanyalaze kibadukirire mangu.