Obulamu : Omusawo anyonnyola ku Hernia ayiitibwa Hiatus
Obulwadde bwa Hernia buba buzimbu obuwagaanya mu kifo ky’omubiri ekigonvu oba ekinafu webutalina kuba.
Kyokka Hernia ono alimu ebika eby’enjawulo.
Olwaleero mu bulamu, tugenda kutunuulira Hernia amanyiddwa nga Hiatus ng’ono akwata mu lubuto.