OBULAMU! Omugaso gw'okukaaba nu baana abakazalibwa
Buli mwana azaalibwa ateekeddwa okukaaba nga yaakafuluma okuva mu labuto lwa nnyina era kino bw’atakikola kireetawo obweraliikirivu. Kati olwaleero mu bulamu, tukuleetedde abazaalisa ku mitendera egy’enjawulo nga batunnyonola omugaso gw’okukaaba mu baana abakazaalibwa.