OBULAMU : Lwaki omubiri tegukyawulira ddagala ?
Mu bulamu olwaleero tutunuulidde ekizibu ky’eddagala obutakyakola - kino bangi bakiteeka ku bantu bamira eddagala nga tebasoose kwebuuza ku basawo, abalala eddagala ekyupule n’ebirala bingi. Twogeddeko n’abasawo abakugu okutubuulira ekizibu kino kwekiva n’engeri y’okukyetangiramu.