OBULAMU: Endwadde ezikwata ebitundu by'ekyama mu baana
Waliwo endwadde naddala ezikwata abakyala mu bitundu by’ekyama gamba nga kandida, kyoka batono abakimanyi NTI zisobolera ddala okukwata n’abaana baabwe abato. Leero mu Bulamu katulabe endwadde nga zino,kko n’obulabe bwazo singa zikwata omwana omuto.