OBULAMU : Abasawo bannyonnyola okusiiba okukendeeza omugejjo
Okusala omugejjo kikyali kizibu mu bantu abasinga so nga ate y’emu ku mbeera evaako endwadde.
Kati mu Bulamu olwaleero, abasawo bagenda kutubuulira ku ngeri omuntu gyayinza okusalamu omugejjo nga okozesa okusiiba.